Breaking
News: Ziizino ensozi ezimira abantu singa tebakkiriza bibagambibwa nga tebannazirinnya. News: Gasimbagane-Rwomushana- Abasuubuzi befaako bokka, lwaki tebalwanirira bannaabwe ababagulako? News: Omuhiikirwa wa Tooro Calvin Armstrong Rwomiire Akiiki alekulidde nga agamba Obukama bususse okweyawulamu ngabavudde ne ku mulamwa gwokuweereza
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 287 listening Simba FM Live
News

Omusambi wa New Castle akaligiddwa emyezi 10 nga tasamba mupiira lwakusiba kapapula

October 26, 2023 · Mubiru Ali

Omuzannyi wa ttiimu ya Newcastle munnansi wa Italy, Sandro Tonali akaligiddwa emyezi 10 nga teyeetaba mu muzannyo gwa mupiira oluvannyuma lw’okusingisibwa omusango gw’okusiba akapapula. Tonali yakwatibwa wiiki ewedde bweyali agenze okwegatta ku ggwanga lye nga bagenda okuzannya emipiira gy’okusunsulamu abaneetaba mu mpaka z’ekikopo ky’amawanga ga Bulaaya omwaka oguggya.