Soccer

Kitalo! Omutendesi Kajoba afudde

Kitalo! Eyaliko omusambi wa ttiimu y’Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku…

FUFA etongozza omupiira omutongole ‘Zakayo’

Ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) olunaku…

Empaka za Mulimamayuuni cup zakomekerezeddwa

Empaka za Mulimamayuuni Cup ezategekebwa Omubaka akiikirira Mukono County North Munnakibiina kya National Unity…

SC Villa 1-0 Gadafi

Mu StartTimes Uganda Premier League emipiira egisamviddwa Maroons FC 1-1 Vipers SC, Fred Amuka…

Harry Maguire akirizza okwetonda kwa MP w’e Ghana

Omubaka wa Palamenti ow’Eggwanga lya Ghanan Isaac Adongo eyavaayo nageraageranya Minisita ku muzibizi wa…

Kitalo! Darius Mugoya afudde

Kitalo! Omumyuuka w’omukulembeze w’ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football…

Ssimbwa ye mumyuuka w’omutendesi wa Uganda Cranes omuggya

Omutendesi wa Uganda Cranes omuggya Put Paul Joseph alonze Sam Ssimbwa ngomumyuuka we. Ekitongole…

FUFA eyanjudde omutendesi wa Uganda Cranes omuggya

Omutendesi wa ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere eya Uganda Cranes Paul Joseph Put ayanjuddwa olunaku…

Omusambi wa New Castle akaligiddwa emyezi 10 nga tasamba mupiira lwakusiba kapapula

Omuzannyi wa ttiimu ya Newcastle munnansi wa Italy, Sandro Tonali akaligiddwa emyezi 10 nga…

LIsten Live

Ttiimu y'Eggwanga Uganda Cranes ekubye ginaayo ey'Eggwanga lya South Sudan ggoolo 2 ku 1 mu mupiira ogwokuddingana nga basunsula abanakiika mu kikopo kya AFCON.
#ffemmwemmweffe 
#AFCONQ2025
#SSDUGA

Ttiimu y`Eggwanga Uganda Cranes ekubye ginaayo ey`Eggwanga lya South Sudan ggoolo 2 ku 1 mu mupiira ogwokuddingana nga basunsula abanakiika mu kikopo kya AFCON.
#ffemmwemmweffe
#AFCONQ2025
#SSDUGA
...

39 1 instagram icon
Kitalo!
Bishop Emeritus Samuel Balagadde Ssekadde afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro e Kisubi gyabadde afunira obujjanjabi.
 #ffemmwemmweffe

Kitalo!
Bishop Emeritus Samuel Balagadde Ssekadde afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro e Kisubi gyabadde afunira obujjanjabi.
#ffemmwemmweffe
...

38 8 instagram icon
Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority - KCCA abagobwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, omumyuukabwe Eng. Luyimbaazi David ne Dr Daniel Okello, director for health bwebagenda okulabikako eri ba bambega ba Poliisi ku lwokusatu babeeko bye bannyonyola ku nsonga z' Kiteezi.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority - KCCA abagobwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, omumyuukabwe Eng. Luyimbaazi David ne Dr Daniel Okello, director for health bwebagenda okulabikako eri ba bambega ba Poliisi ku lwokusatu babeeko bye bannyonyola ku nsonga z` Kiteezi.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

18 0 instagram icon
Omuwagizi w'Essaza Kyaggwe Taata Nabbumba Evans Walusimbi ngawera. 
#ffemmwemmweffe

Omuwagizi w`Essaza Kyaggwe Taata Nabbumba Evans Walusimbi ngawera.
#ffemmwemmweffe
...

28 1 instagram icon
Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w'emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira ku booda booda balumbye amaka ga Ssonko ngono yaddukanya essomero lya Dreams Primary School, e Mityana nebatematema bebasanze mu nnyumba noluvannyma nebakuliita ne ssente za School Fees zebabadde bakungaanyizza okuva mu bazadde.
 #ffemmwemmweffe

Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w`emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira ku booda booda balumbye amaka ga Ssonko ngono yaddukanya essomero lya Dreams Primary School, e Mityana nebatematema bebasanze mu nnyumba noluvannyma nebakuliita ne ssente za School Fees zebabadde bakungaanyizza okuva mu bazadde.
#ffemmwemmweffe
...

36 2 instagram icon