Amyuuka Sipiika wa Palamenti
Thomas Tayebwa, alagidde Minisita w’Ebyensimbi Matia Kasaija alungamye Bannayuganda ku bafere ababba ssente zaabwe nga berimbika mu kukwatagana nabo mbu basigire wamu ensimbi basobole okugaggawala amangu.
Tayebwa kino akyesigamizza ku Kampuni ya Capital Chicken eyakuliita ne ssente za Bannayuganda ezisukka mu buwumbi obubiri nagamba nti tebayinza kutuula butuuzi nga bino bigenda mu maaso Eggwanga libeera nga eritalina bukugu bubazuula nga bukyali.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.