Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 49 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abavuzi ba Ssipeso basannyalazza eby’entambule e Kawempe

Abavubi ba “Special”  e Bwayiise mu Disizoni y’e Kawempe basannyalazza ebyentambula ku luguudo oluva e Kampala okudda e…

Abavunaanibwa ogw’okutta Abayisiraamu ogw’obutemu baguwuuse buva

Abantu 14 ababadde bavunaanibwa ogwokutta Abayisiraamu mu ggwanga,  kkooti ebejjeerezza omusango gw’okutta bayisiraamu bannaabwe.  Bano baakwatibwa nebavunaanibwa ogw’okutta…

Akwatiddwa n’ennyama y’enkima ayolekedde kaduukulu

Police e Kapchorwa egombyemu obwala omusajja asangiddwa n’ennyama y’enkima ekikontana n’amateeka agafuga ebisolo byomu nsiko. Omwogezi wa Police…

General Kayihura akoze ekyukakyuka mu Police

Ssaabaduumizi wa Police mu ggwanga General  Kale Kayihura aliko enkyukakyuka z’akoze  mu kitongole kya Police.  Assistant Inspector General…

Aba NRM baleese TUTEREEZE mu kawaayiro 102(b)

Waliwo ekibinja ky’abawagizi ba NRM abavuddeyo n’enteekateeka eya Tutereeze mu kawaayiro aka 102 (b)  mu Ssemateeka w’eggwanga akaluubirira…

Amabanja gaggazzaawo Nakumatt e Mbarala

 Ettabi lya Nakumatt ery’e Mbarala liggaddewo olwamabanja g’obupangisa ku kizimbe okusukka ogwobulamuzi nga kati gatuuse mu ssiringi za…

Kasirye ggwanga yeerayiridde okufaafaagana n’ababbi b’ettaka

Brigadier Kasirye Ggwanga avuddeyo n’asoomooza abo bonna abagamba nti balina ebiwandiiko ebituufu ku ttaka ly’e Lubowa babireete.  Kino…

Tuyisa ebiteeso nebitateekebwa mu nkola – Loodi Meeya Lukwago

Loodi Meeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago agamba nti agenda kulekera awo okutuuza enkiiko za kkanso okuggyako nga…

Abaana 5 bajjiiridde mu nabbambula w’omuliro – Kyankwanzi

Ekikangabwa kibuutikidde Famire emu e Kyankwanzi abaana bataano bonna bwebasirikkidde mu nabbambula w’omuliro akutte ennyumba mwebabadde beebase mu…