Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,808 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Bakyala b’abaserikale bakubye aba UMEME e Iganga

Wabaddewo katemba mu nkambi ya Police e Iganga ng’abakyala b’abaserikale bagwa ekiyiifuyiifu ku bakozi ba UMEME okuva e…

Akubye mukazi we akakumbi n’amuttirawo – Buvuma

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze mu ttawuni kkanso y’e Buvuma ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Buvuma, omusajja Sam Wanyange ow’emyaka 35…

Ssaabasajja Kabaka asiimye omuyizi eyataasa banne omuliro gw’e Buddo

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11 asiimye omwana omuwala Yvonne Namaganda eyafiira ku myaka mwenda ng’ataasa bayizi banne…

Maj. General Matayo Kyaligonza ab’e Nakisunga bamukaaba

Abatuuze ku kyalo Wankoba mu ggombolola y’e Nakisunga ekiri mu Disitulikiti y’e Mukono basula bakukunadde nga lumonde mu…

Omupoliisi asse 1 n’alumya 2 ku kabaga e Kore

Police mu mambuka ga Yuganda mu Disitulikiti y’e Kore egombyemu obwala ofiisa waayo Constable Charles Ayepa agambibwa okukuba…

Mugisha Muntu ayagala kisanja kyakubiri mu FDC

Kaweefube w’okuwandiisa abo abagenda okuvuganya ku ky’omukulembeze wa FDC atandise olwaleero ku kitebe kya FDC e Najjanankumbi mu…

Obubenje butuze basatu e Iganga

Abantu basatu bafiiriddewo mbulaga mu bubenje obw’enjawulo mu Disitulikiti y’e Iganga . Omusasi waffe Willy Basoga Kadaama mu…

Nannyini ttaka agombeddwamu obwala lwa kusaanyaawo nsuku za batuuze

Abakulembeze nga bayambibwako Police e Mubende baliko omukazi nannyini ttaka gwebagombyemu obwala nebamuggalira mu kkomera lwakusaanyaawo nsuku za…

Abatembeeyi bongedde okweyiwa ku nguudo mu Kampala

Abatembeeyi mu Kampala bongedde okweyiwawo oluvannyuma lw’ebikwekweto by’ekitongole kya KCCA okuyimiriramu.ย  Kino kijjidde mu kiseera nga KCCA yayimirizza…