Nannyini ttaka agombeddwamu obwala lwa kusaanyaawo nsuku za batuuze

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abakulembeze nga bayambibwako Police e Mubende baliko omukazi nannyini ttaka gwebagombyemu obwala nebamuggalira mu kkomera lwakusaanyaawo nsuku za batuuze

Milly Naava Namutebi nga nga nannyini ttaka lya mailo 3 mu ggombolola y’e Butoloogo e Mubende y’akwatiddwa oluvannyuma lw’okulagira abakozi be okusaanyaawo ensuku z’abatuuze nga ayagala baamuke ettaka lye. 

Bwebatyo abatuuze kwekwekubira enduulu mu b’obuyiza babayambe nga bagamba nti tebalina wadde kyakulya ko wadde ennusu eweerera abaana kuba muno mwebabadde baggya ekigulira magala eddiba. 

Share.

Leave A Reply