Poliisi e Mukono ekutte ababbi abamenye ffaamu

Poliisi y’e Nagalama yakutte ababbi 2 abagambibwa nti balumbye ffaamu ya Namagulu ku kyali Namengo e Kyampisi mu Disitulikiti y’e Mukono.
Kigambibwa nti bano balumbye ffaamu nebasiba omukuumi emiguwa nebakuliita ne ppampu z’amazzi bbiri ezibalirirwa obukadde musanvu n’emitwalo nkaaga.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
poliisi yezoobye ne mutabani wa Muhangi ku palamenti