Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,429 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Embassy ya India etaddewo Indian Corner mu Victoria University

August 10, 2019 · Mubiru Ali
Gavumenti ya Buyindi ekwatidde wamu ne Victoria University Kampala Uganda okulaba nti etumbula eby’enjigiriza mu Ggwanga Uganda.
Okusobola okutuukiriza kino, Gavumenti ya Buyindi etaddewo ekifo mu Library ya Victoria University omuntu wasobola okugenda nasoma ku by’obuwangwa bwa Buyindi, eby’obulamu, eby’enjigiriza wamu n’embeera z’abantu n’engeri gyayinza okubigiisa mu bulamu obwabulijjo okusobola okutumbula ekitundu kye.
Omubaka wa Buyindi mu Uganda Oweek. Ravi Shankar yeyaguddewo ekifo kino era nasaba abantu okukyettanira ennyo.