Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,007 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Omupoliisi asse 1 n’alumya 2 ku kabaga e Kore

August 14, 2017 · Mubiru Ali

Police mu mambuka ga Yuganda mu Disitulikiti y’e Kore egombyemu obwala ofiisa waayo Constable Charles Ayepa agambibwa okukuba omuntu omu amasasi n’amuttirawo n’alumya n’abalala babiri ku kabaga.ย 

Akabaga kano kaabadde mu kabuga k’e Owalo nga kategekeddwa abawagizi ba ttiimu ya Manchester United nga bajaguza olw’okuwangula ttiimu ya Westham United ku ggoolo 4 ku kiiso ky’engege mu kikopo kya Premier League era nga Ofiisa ono y’omu ku baabadde bawa obukuumi ku kabaga kano.