Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 53 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abanyaga waya z’amasannyalaze e Lugazi bali mu kaduukulu

Police y’e Lugazi eriko abantu bana nga mulimu n’omukazi begombyemu obwala abagambibwa okunyaga waya n’ebyuma by’amasannyalaze ebigatwala ku…

Ab’obuyinza mu Munisipaali y’e Masaka batonzeewo olunaku lwa Bulungibwansi

Ab’obuyinza mu Munisipaali y’e Masaka batadde akazito ku basuubuzi abagikakkalabiza mu kitundu kino okuwangayo olunaku lumu mu wiiki…

Akeediimo k’abalamuzi katandise

Akeediimo k’abalamuzi katandise olwaleero wonna mu ggwanga nga batadde ebikola wansi oluvannyuma lw’ennaku 30 okuggwako zebaawa Gavumenti okubongeza…

Teweetaaga buyigirize bwonna okuvuganya ku LC1 – EC

Akakiiko k’ebyokulonda kafulumizza enteekateeka z’okulonda kw’obukiiko bw’ebyalo wonna mu ggwanga era kugenda kubeerayo nga 21 Museenene omwaka guno…

Nabbambula w’omuliro ayokezza amayumba g’abaserikale e Katwe

Nabbambula w’omuliro akutte enkambi ya Police ey’e Katwe mu ggombolola y’e Makindye enkya ya leero n’ayokya ebisulo by’abaserikale…

Museveni alonze omulamuzi Owiny Dollo okumyuka Ssaabalamuzi

Pulezidenti  Yoweri Kaguta Museveni alonze Omulamuzi Alphonse Owiny Dollo okuba omumyuka wa Ssaabalamuzi . Omulamuzi Owiny Dollo abadde…

Observe discipline , Museveni tells party members

NRM National Party Chairman Rtd. Gen. Yoweri K. Museveni has urged members to avoid scrambling for positions but…

Sheikh Kamoga akaligiddwa obulamu bwonna mu nkomyo

Kkooti enkulu mu Kampala ewozesa emisango gy’ensi yonna ekalize eyali akulira Abatabbuliiki,  Amir Ummar Sheikh Yunus Kamoga n’abalala…

Kasirye Gwanga akoze ssitaatimenti ku Police ku by’okwokya Ttulakita

Brigadier Kasirye Gwanga omuwabuzi wa Pulezidenti ku nsonga z’ebyokwerinda mu ggwanga aliko ssitaatimenti gy’akoze ku Police ku by’okwokya…