Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 402 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Akeediimo k’abalamuzi katandise

August 25, 2017 · Mubiru Ali

Akeediimo k’abalamuzi katandise olwaleero wonna mu ggwanga nga batadde ebikola wansi oluvannyuma lw’ennaku 30 okuggwako zebaawa Gavumenti okubongeza omusaala. 

Pulezidenti w’ekibiina omwegattira abalamuzi ekya Uganda Judicial Officers Association (UJOA), His Worship Godfrey Kaweesa agamba nti abalamuzi basasulwa omusaala mutono nnyo ate nga n’ebikozesebwa  ebirala nga emmotoka nabyo bya kusimbira kaggo.

Wabula ye ayogerera ekitongole ekiramuzi Solomon Mwita agamba nti bakola kyonna ekisoboka okulaba nga abalamuzi baddamu okukakkalabya emirimu.