Breaking
News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 352 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Mukazi we ow’okubiri amukekyuddeko obusajja – Kayunga

Waliwo musajja mukulu mu Disitulikiti y’e Kayunga asigadde mu bulumi obutagambika oluvannyuma lw’omu ku bakazi be okumukekyulako obusajja. …

Palamenti eyimirizza emirimu gyayo okutuusa nga Gavumenti ennyonnyodde ku kuttibwa kw’abakyala

Palamenti eyimirizza emirimu gyayo mbagirawo okutuusa nga Gavumenti evuddeyo n’ennyonnyola ku kuttibwa kw’abakyala okukudde ejjembe mu ggwanga.  Ekiteeso…

Kadaga alangiridde okuzimba eddwaliro ky’ekikulukuto

Palamenti y’eggwanga lyattu Yuganda egamba nti eri mu nteekateeka ez’okuzimba eddwaliro ery’etongodde erigenda okujjanjaba ekirwadde ky’ekikulukuto (Fistula) .…

Kkooti za wano zisaanye okulabira ku z’e Kenya – FDC

Bannakibiina kya Forum for Democratic Change (FDC) bagamba nti baagala ekitongole ekiramuzi ekya kuno wamu ne kkooti zonna…

Ssaabasajja Kabaka akalaatidde abakulembeze ku butonde bw’ ensi

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ii asiimye n’aggalawo Omwoleso gwa Buganda ogw’ebyobulambuzi akawungeezi akayise mu Lubiri e Mengo…

Abazadde beekobaanye nebatta mutabani waabwe omukulu lwa ttaka

Waliwo omukazi Maama Mujabiirwe Lydia ne bba  Taata Kitanbuliiso Zabandola  Fulugensi bano kigambibwa nti beekobaanye nebatta mutabani waabwe…

Akabenje katuze 3 babiri bava mu maka gamu – Nakaseke

Wabaddewo okwaziirana n’emiranga ku kyalo Kiruuli ekisangibwa mu ggombolola y’e Kikamulo mu Disitulikiti y’e Nakaseke nga baziika abantu…

Abatta abakyala mu Wakiso tebava bweru wa ggwanga – Ssentebe Bwanika

Ssentebe wa Disitulikiti y’e Wakiso Matia Lwanga Bwanika agamba nti ebitongole ebikuuma ddembe bigwanidde okwetegereza obulungi Ppotolo zebikola…

Sheikh Mutimba alumbye ababaka mu Palamenti ku mateeka

My kusaala kwa Eid Adhuha,  okusaala ku muzikiti e Kibuli mu Kampala kukulembedddwamu Sheikh Yusuf Mutimba era n’alumba…