Breaking
News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 1,194 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Ssaabasajja Kabaka akalaatidde abakulembeze ku butonde bw’ ensi

September 4, 2017 · Mubiru Ali

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ii asiimye n’aggalawo Omwoleso gwa Buganda ogw’ebyobulambuzi akawungeezi akayise mu Lubiri e Mengo oguyindidde ssabbiiti bbiri.

Ssaabasajja asinzidde mu mwoleso guno n’asaba abantu n’abakulembeze ku mitendera egy’enjawulo  okufungiza okukuuma obutonde bwensi obulabise nti bwongedde okusereba. 

Era Ssaabasajja Kabaka alaze omugaso oguli mu by’obulambuzi wabula n’ategeeza nga bwebutasobola kutojjera singa obutonde bwensi buba tebukuumiddwa.