Abazadde beekobaanye nebatta mutabani waabwe omukulu lwa ttaka

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Waliwo omukazi Maama Mujabiirwe Lydia ne bba  Taata Kitanbuliiso Zabandola  Fulugensi bano kigambibwa nti beekobaanye nebatta mutabani waabwe Antonio (37) nga bakaayanira ettaka eriwezaako yiika abiri. 

Bino bigudde ku kyalo Nakanyansi ekisangibwa mu ggombolola y’e Kibaalinga mu Disitulikiti y’e Mubende.

Namwandu wa Sande Antonio,  Nabakooza Joy annyonnyodde embeera eno n’agamba nti bano ono bamukubye bukubi nebamwogoloza.

 

Share.

Leave A Reply