Breaking
News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 1,177 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Akabenje katuze 3 babiri bava mu maka gamu – Nakaseke

September 3, 2017 · Mubiru Ali

Wabaddewo okwaziirana n’emiranga ku kyalo Kiruuli ekisangibwa mu ggombolola y’e Kikamulo mu Disitulikiti y’e Nakaseke nga baziika abantu ababiri nga ba mu  maka gamu abaafiiridde mu kabenje eggulo. 

Abagenzi nga be ba  Andrew Ssekitooleko (46) ne Ssentongo Jackson (27) nga babadde bava mu Famire ya Ssentongo Willy ku kyalo Kiruuli,  baafiiridde mu kabenje ku kyalo kabanyi mu Kalagala – Luweero Pikipiki kwebaabadde bweyatomeddwa ttipa eyabadde ewenyuka egyakaweewo omu kubo n’emukutulako okugula nekugwa wali era nebakalirawo.

Abeerabiddeko n’agaabwe bagamba nti bano ku Pikipiki baabaddeko basatu naye omulala naye yafiiriddewo lwakuba ye  teyategeerekese bimukwatako.