Breaking
News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,219 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Mukazi we ow’okubiri amukekyuddeko obusajja – Kayunga

September 5, 2017 · Mubiru Ali

Waliwo musajja mukulu mu Disitulikiti y’e Kayunga asigadde mu bulumi obutagambika oluvannyuma lw’omu ku bakazi be okumukekyulako obusajja.ย 

Omusasi waffe, Kato Vincent e Kayunga atutegeezezza nti omusajja ono ategeerekeseeko erya Kigozi mutuuze mu tawuni kkanso y’e Kayunga era nga mukazi we okumuggyako obusajja amulanga kumussa nnyonta ya mukwano nga kw’atadde n’okumugobaganya ave mu maka ย ge.