Sheikh Mutimba alumbye ababaka mu Palamenti ku mateeka

Pinterest LinkedIn Tumblr +

My kusaala kwa Eid Adhuha,  okusaala ku muzikiti e Kibuli mu Kampala kukulembedddwamu Sheikh Yusuf Mutimba era n’alumba ababaka mu Palamenti.

Sheikh Mutimba agamba nti ababaka balina enkola eyookugenda nga bayisa amateeka oluusi aganyigiriza abantu ate bo oluusi nebateefiirayo ku bantu ba kika ki abanyigirizibwa amateeka gano.

Share.

Leave A Reply