Abatta abakyala mu Wakiso tebava bweru wa ggwanga – Ssentebe Bwanika

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ssentebe wa Disitulikiti y’e Wakiso Matia Lwanga Bwanika agamba nti ebitongole ebikuuma ddembe bigwanidde okwetegereza obulungi Ppotolo zebikola bamalewo obutakkaanya obuliwo mu Disitulikiti eno.

Bwanika agamba nti ye takkiriza nti waliwo ekibinja ekyavudde e ebunaayira okutandika okutta abantu, ebitongole by’ebyokwerinda birina okwekebera byokka na byokka.

Share.

Leave A Reply