Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 65 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abasiraamu tweyise bulungi tuggyewo ebituyisa abatujju – Sheikh Mubajje

Abasiraamu mu Yuganda beegasse ku balala mu nsi yonna okukuza olunaku lwa Eid Adhuha olussibwamu ennyo ekitiibwa nga…

Uganda Cranes ewuttudde Misiri 1-0

Bannayuganda mu buli kanyomero k’eggwanga bavulubanye essanyu akawungeezi ka leero, ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes bw’ewuttudde ginnaayo eya…

Yuganda ekutte kisooka mu kulya enguzi – kunoonyereza

Yuganda enokoddwayo nga eggwanga erisinga okulya enguzi mu mawanga g’obuvanjuba era nga obuli bw’enguzi buli ku bitundu 41…

Abavunaanibwa ogw’obutemu ku bakyala mu Wakiso basindikiddwa ku alimanda e Luzira

Abantu 12 omuli n’abakyala 2 bavunaaniddwa nebasindikibwa ku alimanda mu kkomera ekkulu ery’e Luzira okuva mu kkooti e…

Abakozi 2 mu Makerere Yunivasite bagombeddwamu obwala

Waliwo abakozi babiri mu ttendekero ekkulu erya   Makerere abogombeddwamu obwala Police  nga kati batemeza mabega wa mitayimbwa…

Okulwanyisa obuseegu kyakuyamba nnyo emiti emito – Kadaga

Sipiika wa Palamenti,  Rebecca Alitwala Kadaga awagidde ekya Gavumenti okugunjawo akakiiko akagenda okwongera okwekenneenya awamu n’okulaba nti emiti…

Abantu 98 ku 100 bamaze okwewandiisa okufuna Ddensite – NILA

Oluvannyuma lwa Gavumenti okwongezaayo emyezi emirala esatu egy’okuwandiisa layini z’amasimu,  ekitongole ekikola wamu n’okufulumya endagamuntu z’eggwanga ekya National…

Ababaka mu Palamenti baagala okusalako layini kwongezebweyo

Ekiro ky’olwaleero lwebagenda okusalako layini z’amasimu zonna ezitannawandiisibwa nga enteekateeka eno ewomeddwamu omutwe akakiiko akavunaanyizibwa ku by’empuliziganya mu…

RDC agombeddwamu obwala lwa mivuyo gya ttaka – Katakwi

RDC wa Disitulikiti y’e Katakwi Ambrose Mwesigye akwatiddwa ku biragiro by’omulamuzi Catherine Bamugemereire nga entabwe evudde ku ttaka…