Abavunaanibwa ogw’obutemu ku bakyala mu Wakiso basindikiddwa ku alimanda e Luzira

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abantu 12 omuli n’abakyala 2 bavunaaniddwa nebasindikibwa ku alimanda mu kkomera ekkulu ery’e Luzira okuva mu kkooti e Nabweru.

Bano bavunaaniddwa emisango gy’obutemu ku byekuusa ku bakyala abazze batemulwa mu bitundu by’e Nansana ne Ntebe mu Disitulikiti y’e Wakiso.

 

Share.

Leave A Reply