Abantu 98 ku 100 bamaze okwewandiisa okufuna Ddensite – NILA

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Oluvannyuma lwa Gavumenti okwongezaayo emyezi emirala esatu egy’okuwandiisa layini z’amasimu,  ekitongole ekikola wamu n’okufulumya endagamuntu z’eggwanga ekya National Identification and Registration Authority (NILA) bagamba nti abantu 98 ku 100 bamaze okwewandiisa okufuna Ddensite z’eggwanga.

Era ekitongole ekya NILA kikakasizza nti abayizi obukadde butaano bewandiisizza mu nteekateeka y’okuwandiisa abayizi mu b’amasomero mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo.   

Share.

Leave A Reply