Breaking
News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 358 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ababaka mu Palamenti baagala okusalako layini kwongezebweyo

August 30, 2017 · Mubiru Ali

Ekiro ky’olwaleero lwebagenda okusalako layini z’amasimu zonna ezitannawandiisibwa nga enteekateeka eno ewomeddwamu omutwe akakiiko akavunaanyizibwa ku by’empuliziganya mu ggwanga aka Uganda Communications Commission.

Wabula bo ababaka ย mu Palamenti baagala Gavumenti okwongezaayo ekiseera waakiri okutuusa nga 31 Ntenvu omwaka guno kisobozese n’abatanneewandiisa okuba nga beewandiisa.ย