Breaking
News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 348 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Okulwanyisa obuseegu kyakuyamba nnyo emiti emito – Kadaga

August 30, 2017 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti,  Rebecca Alitwala Kadaga awagidde ekya Gavumenti okugunjawo akakiiko akagenda okwongera okwekenneenya awamu n’okulaba nti emiti emito tegyonoonebwa mu butambi obw’obuseegu obutambulira mu masimu g’abantu.

Ssabbiiti eno Minisita avunaanyizibwa ku Mpisa n’obwesimbu Rev. Fr. Simon Lukodo yatongoza akakiiko akagenda okukola ku nsonga eno. 

Sipiika Kadaga asinzidde ku Palamenti akawungeezi ka leero n’ayaniriza kino era n’ategeeza nti kinaayambako okutaasa emiti emito.