Breaking
News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 358 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Yuganda ekutte kisooka mu kulya enguzi – kunoonyereza

August 31, 2017 · Mubiru Ali

Yuganda enokoddwayo nga eggwanga erisinga okulya enguzi mu mawanga g’obuvanjuba era nga obuli bw’enguzi buli ku bitundu 41 ku kikumi ate Tanzania n’ekwata kyakubiri nga yo eri ku bitundu 36 ku kikumi sanga Kenya eri mu kyakusatu ate n’ebitundu 34 nga Rwanda eri mu kyakuna n’ebitundu 18.ย 

Okunoonyereza kuno kwakolebwa wakati w’ omwezi gwa Gatonya ne Mugulansigo omwaka guno aba East Africa Bribery Index 2017 nga kwatunuulira abantu okuva ku myaka 18 okudda waggulu.

Okunoonyereaz kulaga nti enguzi esinze kufumbekera mu bitongole ebiramuzi, eby’ettaka wamu ne mu Police okwetoloola amawanga gano ana.