Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 81 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omulamuzi Owiny Dollo akakasiddwa ku bumyuka bwa Ssaabalamuzi

Akakiiko ka Palamenti akakakasa abantu abalondeddwa omukulembeze w’eggwanga mu bifo kakakasizza omulamuzi Alfonse Owiny Dollo nga omumyuka wa…

Mukoka atutte abantu 3 e Kisoro

Abantu basatu tebakubikako kimunye mu Disitulikiti y’e Kisoro oluvannyuma lwa namuttikkwa w’enkuba eyafudembye mu Disitulikiti eno  akawungeezi akayise. …

Nambooze agenda kuwenjeza Odinga akalulu e Kenya

Omubaka mu Palamenti owa Munisipaali y’e Mukono, Betty Nambooze Bakireke alaze obwennyamivu ku bigambo Pulezidenti wa Kenya Uhuru…

Omukazi omulala attiddwa e Nansana

Waliwo omukazi omulala asangiddwa nga yattiddwa mu zzooni y’e Bujuuko era mu Nansana mu Disitulikiti y’e Wakiso. Juliet…

Gwebatwalako yiika z’ettaka 150 e Kayunga awanjagidde omulamuzi Bamugemereire

Waliwo omusajja mu Disitulikiti y’e Kayunga awanjagidde akakiiko k’omulamuzi Catherine Bamugemereire akali mu kanoonyereza ku ndooliito z’ettaka mu…

KCCA resolves to repossess Nateete Market

Kampala Capital City Authority has resolved to repossess Nateete Market opposed to earlier decisions by the legal department…

Abalamuzi basazizzaamu akeediimo kaabwe

Abalamuzi wamu n’abakozi mu kkooti  nga beegattira mu kibiina kyabwe ekya  Uganda Judicial Officers Association (UJOA) basazeewo okuyimiriza…

3 bafiiriddewo mbulaga, 10 bapookya – Kabenje e Kamuli

Abantu basatu bafiiriddewo mbulaga n’abalala kkumi nebaddusibwa mu ddwaliro nga bapookya na biwundu oluvannyuma lw’okugwa ku kabenje ka…

Ab’ebijambiya bazzeemu okutemaatema abantu e Masaka

Obunkenke buzzeemu okubuutikira Masaka oluvannyuma lw’abeebijambiya okuddamu okutemaatema abantu babiri nebafiirawo  nebaleka n’abalala basatu nga bapookya n’ebiwundu mu…