Omukazi omulala attiddwa e Nansana

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Waliwo omukazi omulala asangiddwa nga yattiddwa mu zzooni y’e Bujuuko era mu Nansana mu Disitulikiti y’e Wakiso.

Juliet Nankabirwa nga ateeberezebwa okuba mu myaka 20 y’asangiddwa mu buliri bwe mu ttuntu lya leero nga z’embuyaga ezikaza engoye.

Omu ku beerabiddeko n’agage ate nga mulirwana wa Nankabirwa ¬†ategeezezza Luboggola Simba nti baamuwulidde ekiri ekiyise ng’alaajanira bbaawe obutamutta

Share.

Leave A Reply