Nambooze agenda kuwenjeza Odinga akalulu e Kenya

Omubaka mu Palamenti owa Munisipaali y’e Mukono, Betty Nambooze Bakireke alaze obwennyamivu ku bigambo Pulezidenti wa Kenya Uhuru Kenyatta byeyayogerera abalamuzi b’e Kenya abaasazaamu okulondebwa kwe .

Nambooze agamba nti ebigambo bya Kenyatta byandireetera Kenya ebizibu era n’ategeeza nga bw’agenda okuwenjeza Raila Odinga akalulu e Kenya mu zino ennaku enkaaga ezaatereddwawo akakiiko k’ebyokulonda .

Wabula yeebazizza Pulezidenti Uhuru olw’okukkiriza okulonda kuddibwemu era n’agamba nti kino kyakulabirako kirungi eri Yuganda.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Abaagala HE. Museveni okugenda munuune ku vvu – Hon. Rose Mary Sseninde