William Samoei Arap Ruto awangudde akalulu k’obwa Pulezidenti e Kenya

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda e Kenya aka IEBC, Wafula Chebukati avuddeyo nalangirira ebivudde mu kubala akalulu; Raila Odinga afunye obululu 6,942,930 byebitundu 48.85% ate ye munne bwebabadde ennyo ku mbiranye William Samoei Arap Ruto nafuna obululu 7,176,141 byebitundu 50.49%.

Share.

Leave A Reply