UWA ekutte basatu nebigirigimba by’olugave mu Arua

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’ebisolo eby’omunsiko mu Ggwanga ekya Uganda Wildlife Authority nga kiri wamu n’ekitongole kya Natural Resource Conservation Network, mu ttawuni y’e Arua bakutte abantu 3 abasangiddwa ne kiro 300 ez’ebigirigimba by’olugave. Bano bakuvunaanibwa omusango gw’okwenyigira mu kutunda ebitundu by’ebisolo eby’omunsiko mu bukyaamu.

Share.

Leave A Reply