URA etutte Dr. Jose Chameleone mu Kkooti lwa misolo

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) kitutte Omuyimbi Joseph Mayanja aka Jose Chameleone mu Kkooti yabakenuzi n’obuli bw’enguzi avunaanibwa omusango gwokwebalamu emisolo egiwereza ddala obukadde 137 bweyaleeta emotoka mu Ggwanga okuva mu South Sudan natagisasulira musolo nga kati yasikibwa URA.

Leave a Reply