URA emotoka muddamu gikeberera wange – Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +
MUJJE MUGIKEBERERE E MAGERE;
Pulezidenti wa National Unity Platform- NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Winenga ayita mu Munnamateeka we Geoffrey Turyamusiima akirizza ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza emisolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) okuddamu okwekebejja e motoka ye empya wabula nga kino ayagala kikolebwe mu makaage e Magere. Wabula URA kino eigaanyi nga egamba nti etteeka teribakiriza alina kugitwala ku kitebe kyabwe.
Share.

Leave A Reply