Tugula tutya emotoka 345 eza ISO, 5 zibamala – Hon. Ssemujju

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omubaka akiikirira Kira Municipality Munnakibiina kya Forum For Democratic Change – FDC Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nawakanya ekiteeso ekireeteddwa mu Palamenti nga Gavumenti eyagala okugulira ekitongole ekikettera munda mu Ggwanga ekya ISO emotoka 345. Ono agamba nti basobola kubagulira emotoka 5 zokka ssente endala bazigulemu emotoka zigafemulago zitwalenga Bannayuganda mu malwaliro okufuna obujanjabi.
Share.

Leave A Reply