Teri agenda kubagoba ku ttaka lyammwe – Minisita Nabakooba
Minisita avunaanyizibwa ku by’ettaka ebizimbe n’okuteekerateekera ebibuga Hon. Judith Nabakooba; “Bwenavudde e Kyakatebe, nagenze e Kitumbi, Bukuya era mu Disutulikiti y’e Kassanda, ng’eno abantu abasoba mu mutwalo ogumu babadde batiisibwatiisibwa okugobebwa ku ttaka. Natuusizza obweyamo bwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nti tewali agenda kubagoba ku ttaka.”
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!