Temujja kuntiisatiisa oba mufuluma mufulume – Sipiika

Deputy Speaker Anitah Among avuddeyo nategeeza nti ekyaboludda oluvuganya Gavumenti okwekandagga ne bafuluma Palamenti olwabantu abatulugunyizibwa nababuzibwawo tekijja kumuyigula ttama kuyimiriza lutuula lwaleero.
Agamba nti yalagira dda Gavumenti eveeyo ne alipoota ku nsonga eno.
 
#PlenaryUg

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply