Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 227 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: latest

Poliisi etandise okunoonyereza ku kibwatukidde mu bbaasi

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo ku kubwatuka okubadde mu bbaasi ya Kkampuni ya Swift…

14 bebakwatibwa ku ttemu eyakolebwa aba booda booda e Mengo

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo; “Twagala okutegeeza Bannayuganda nti oluvannyuma lwokwekkeneenya obulungi obutambi bwa…

POLIISI EGENDA KUDDAMU EBIKWEKWETO KU MABBAALA N’EBIFO EBISANYUKIRWAMU

Omwogezi wa Uganda Police Force, IGP John Martins Okoth Ochola avuddeyo nawa ebiragiro ebiggya eri abaduumizi ba Poliisi…

Bawannyondo bamenye ennyuma y’omusirikale eyawummula e Mbale

Beatrice Atimong, muwala w’omusirikale wa Uganda Police Force mu kitongole ky’ebidduka eyawummula, Sgt Anthony Anyolitho 76, avudde mu…

Prof. Kanyeihamba atutte Pulezidenti Museveni mu Kkooti

Omulamuzi eyawummula Prof. William G. Kanyeihamba ne Bannayuganda abalala 6 bavuddeyo nebatwala Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne Gavumenti…

UTB YAKOZESA OBUKADDE 20 OKUTWALA EKANZU, GOMESI, LEESU N’EBIRALA E DUBAI

Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobulambuzi n’obusuubuzi olunaku olwaleero kebuzizza ku ngeri amakampuni gyegalondebwamu okugenda okwolesa mu mwoleso…

POLIISI EWAKANYIZZA EBYA ISIS KU BYA BBOMU E KOMAMBOGA

Omukutu gw’amawulire ogwa Reuters guvuddeyo negutegeeza nga Islamic State bweyavuddeyo neyewaana nga bweyawomye omutwe mu bulumbaganyi bwa bbomu…

Poliisi etandise okusomesa aba Piki piki okusibako bulungi ennamba

Ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka kitandise omulimu gwokulaba nti piki piki zonna ziteereddwa ennamba zaazo…

MUBEERE BAKKAKAMU WABULA MWEGENDEREZE – CP ENANGA

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nannyonyola ku bulumbaganyi bwa bbomu obwabaddewo e Komamboga olunaku…