Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 188 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: latest

EBYOKUNYWA BY’AMAANYI BYEMUNYWA MUBEERA MUGENDA KUMEGGA NSOLO?

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku kikula ky’abantu n’ebyobuwangwa Peace Regis Mutuuzo; “Enaku zino ebyokunywa ebiwa amaanyi bingi ku…

OMUBAKA NAMBOOZE ADUUKIRIDDE OMUSOMESA ENKUBA GWEYAYONONERA ENNIMIRO

Omubaka wa Mukono Municipality mu Palamenti Nambooze Betty Bakireke Munnakibiina kya National Unity Platform yekokkodde embeera embi abasomesa…

MUNOONYEREZE EKYAVIIRAKO OMUSIBE OKUFIIRA MUKADUUKULU, FFAAZA MU MULEKE – DPP

Omuwaabi wa Gavumenti e Masaka Birivumbuka Richard agobye fayiro y’omusango gw’obutemu ogubadde gwagulwa ku Fr. Mugisha Richard ne…

Kkooti kati zikolera mukutya – Hon. Ssemujju

Omubaka Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nalaga obwenyamivvu olwababaka Bannakibiina kya National Unity Platform Muhammad Ssegiriinya ne Allan Ssewanyana…

Lumiramwoyo yeyetulisizza mu bbaasi – CP Enaga

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo ku bbomu eyatulikidde mu bbaasi ya Kkampuni ya Swift…

Poliisi enoonya omuduumizi wa ADF

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nti omuduumizi w’ebikolwa bino ebyobutujju y’e Meddie Nkalubo aka Martin (mu kifaananyi), kigambibwa…

Poliisi ekutte ababadde batambuza ssente za ADF

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga vweyakutte Aisha Katushabe ng’ono nga yagiddwa Hoima kigambibwa yabadde atuuse ssente ku…

Bannayuganda mubeere bakkakamu tujja kubakwata – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Okuva ewa Ssaabalwanyi eri Abazzukulu ne Bannayuganda; nga tunoonya abatamanyangamba abaali bagezaako okukuba bbomu…

Babiri bafiiridde mu kubwatuka okubadde mu bbaasi e Lungala

Kitalo! Waliwo ekintu ekibwatukidde mu bbaasi ya kkampuni ya Swift ebadde eva Kampala nga eyolekera Disitulikiti y’e Bushenyi…