Babiri bafiiridde mu kubwatuka okubadde mu bbaasi e Lungala

Kitalo!
Waliwo ekintu ekibwatukidde mu bbaasi ya kkampuni ya Swift ebadde eva Kampala nga eyolekera Disitulikiti y’e Bushenyi e Lungala mu Disitulikiti y’e Mpigi.
Kigambibwa nti 2 bafiiriddewo nabalala abawerako nebalumizibwa nga mubaddemu ne RPC wa Greater Bushenyi Mwanga Kitiyo.
Ebisingawo birindirire mu mawulire gaffe.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply