Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 186 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Poliisi etandise okusomesa aba Piki piki okusibako bulungi ennamba

October 25, 2021 · Mubiru Ali

Ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka kitandise omulimu gwokulaba nti piki piki zonna ziteereddwa ennamba zaazo bulungi ate nga zirabika kino kijja kusobozesa enkola ya kkamera eya CCTV Number plate Recognition System (NPRS) okukola omulimu gwayo obulungi.