Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 189 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Bawannyondo bamenye ennyuma y’omusirikale eyawummula e Mbale

October 25, 2021 · Mubiru Ali
Beatrice Atimong, muwala w’omusirikale wa Uganda Police Force mu kitongole ky’ebidduka eyawummula, Sgt Anthony Anyolitho 76, avudde mu mbeera ngalaba bawannyondo ba Kkooti nga bamenya ennyumba ya kitaawe esangibwa mu Namatala Nyanza cell, Mbale City oluvannyuma lwokuwangulwa mu musango gwebamazeemu emyaka 13 ku ano nannyini ttaka. Atimong agamba nti ettaka lino Taata we yaligula mu 1977 era nga kwebabadde babeera.
Ono alumiriza omukyala Rose Mutonyi okwekobaana n’omusuubuzi mu Mbale okubba ettaka lya kitaawe nga n’okumenya kukoleddwa nga tebabawadde kulabula kwonna.