Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 187 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

14 bebakwatibwa ku ttemu eyakolebwa aba booda booda e Mengo

October 25, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo; “Twagala okutegeeza Bannayuganda nti oluvannyuma lwokwekkeneenya obulungi obutambi bwa kkamera enkettabikolwa eza Poliisi ku byaliwo abavuzi ba booda booda nga bakuba ddereeva w’emotoka Aziz Bashir 40, nebamutta.
Kampala Metropolitan Police ekutte abantu 14 abagambibwa okwenyigira mu ttemu lino. Kino kyaliwo nga 17-10-2021, ku luguudo lwa Mengo-Nateete ku ssaawa emu eyokumakya.”