Prof. Kanyeihamba atutte Pulezidenti Museveni mu Kkooti

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omulamuzi eyawummula Prof. William G. Kanyeihamba ne Bannayuganda abalala 6 bavuddeyo nebatwala Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne Gavumenti ye eya National Resistance Movement – NRM mu Kkooti ya Ssemateeka olwokwagala okuggyawo eddembe ly’obuntu okweyimirirwa. Prof. Kanyeihamba agamba nti okuddukira mu Kkooti ayagala kulemesa Pulezidenti, NRM ne Attorney General okwongera okukubaganya ebirowoozo ku nnongosereza mu tteeka lino.

Share.

Leave A Reply