Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 485 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Kitalo! 10 bafiiridde mu kabenje bbaasi ya YY bwetomedde takisi

August 18, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo!
Abantu 10 be bafiiriddewo embulaga mu kabenje akagudde e Bukonte mu Disitulikiti y’e Namutumba bbaasi ya Kkampuni ya YY Coaches and Courier Services nnamba UAX 852F ebadde eyolekera Mbale bwetomereganye bwenyi ku bwenyi ne Takisi nnamba UAV 689F. Abasaabaze ekkumi ababadde mu takisi bafiiriddewo. Adduumira Poliisi mu Disitulikiti y’e Namutumba Eratu Ojukuna agamba nti obuzibu buvudde ku ddereeva wa bbaasi abadde agezaako okuyisa.