Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Abasirikale ba Poliisi babiri balumiziddwa mu kabenje

Eby’entambula bisanyaladde ku luguudo lwa Iganga – Bugweri – Tororo ng’ebidduka ebiva ku lw’e Bugiri – Busia okugenda e Iganga n’okweyongerayo tebirina webiyita okuvannyuma lw’akabenje akagudde ku kyalo Busesa okuliraana eddwaliro ly’e Busesa Motoka 3 bwezitomereganye wamu ne Piki piki ya Poliisi.

Kigambibwa nti waliwo Trailer eyafiiridde ku kubo, nga owa Tipper gyatomedde netambula netomera Trailer ebadde etambula saako n’abasirikale ba Poliisi ababadde ku Piki Piki nga babadde baleeteddwa okukuuma Trailer eyafudde.
Abasirikale ba Poliisi ababiri balumiziddwa byansusso era nebaddusibwa mu ddwaliro nga biwala ttaka.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort