Tablet ezabiddwa e Kenya zikwatiddwa

TABLET Z’ABAYIZI EZABIBBWA E KENYA ZIKWATIDDWA:
Yuganda ezizzaayo ku muliraano e Kenya Tablets 71 ezabadde zibiddwa okuva ku Moding Primary School e Busia, mu Kenya. Kigambibwa nti zino zezimu kuzaweebwa amasomero mu Kenya abayizi basomereko era nga March 31 2021 Evans Wanda, yakwatibwa nga asala ensalo okuyingira Yuganda ne tablet zino.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply