SC Villa eragiddwa okusasula Kalyowa obukadde 11

#SimbaSportsUpdates;
Akakiiko k’ekitongole ekitwala omupiira mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) akatabaganya ababa basowaganye aka FUFA Dispute Resolution Chamber Decision kakoze okusalawo ku nsonga y’omusambi Emmanuel Kalyowa ne kiraabu ya SC Villa.
Β 
SC Villa eragiddwa okusasula omusambi ono ensimbi zabanja obuakdde 11,700,000/= mu naku 30 okuva nga 25.8.2020. Singa banaremererwa okuzimuwa mu naku ezo ensonga zakwongezebwayo mu FUFA ekole okusalwo.
Kalyowa alagiddwa okuwa SC. Villa account number kwerina okumuteera ensimbi era nga alina okutegeeza akakiiko buli nsimbi ebeera emusasuddwa.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Ntuse Kusimba 97.3πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Ku bakazi Abambala #Mini Eyo
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa

Ntuse Kusimba 97.3πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Ku bakazi Abambala #Mini Eyo
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa
...

1 0 instagram icon
Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among awadde ebiragiro ebiggya ku Babaka abebulankanya mu ntuula za Palamenti. Ono agamba nti balonda Ababaka abasoba mu 500 okukiikirira abantu naye abalabikako mu ntuula za Palamenti balubatu neyewuunya gyebabeera.

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among awadde ebiragiro ebiggya ku Babaka abebulankanya mu ntuula za Palamenti. Ono agamba nti balonda Ababaka abasoba mu 500 okukiikirira abantu naye abalabikako mu ntuula za Palamenti balubatu neyewuunya gyebabeera. ...

27 0 instagram icon
Umar savior 19, nga muyizi ku Uganda Institute of Information and Communication Technology-Nakawa, ne mukwano ggwe bwebakutte akatambi nga bagamba nti amasimu agabbibwa bagabatwalira bategeezezza Uganda Police Force nti akatambi bakakutte kufuna views ku tiktok.
Bano bakutwalibwa mu Kkooti bavunaanibwe omusango gwa computer misuse.
Bya Kamali James

17 0 instagram icon
Omumyuuka w'omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa.

Omumyuuka w`omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa. ...

93 9 instagram icon
Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3 
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa

Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa
...

2 0 instagram icon