Pulezidenti Museveni awadde abavubuka embuzi e Karamoja

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atongozza pulojekiti y’embuzi okuyambako okulwanyisa obwavu wamu n’okutumbula ebyendya e Karamoja. Embuzi ekika kya Galla zirina akatale mu Middle East.
Ekigendererwa kwekulaba nti abavubuka balina ekivaamu ensimbi baleme kwenyigira mukunyaga nte.
Zino zakuyamba abavubuka abali mu kubadaabudibwa aba Karachuma nga bano bebavudde ku muze gwokubba ente.
Share.

Leave A Reply