Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 143 listening Simba FM Live

Poliisi y’e Matugga ekutte Asikaali eyasobya ku mwana

May 20, 2020 · Mubiru Ali

Kyadaaki Uganda Police Force e Matugga mu Disitulikiti y’e Wakiso ekutte omukuumi w’essomero lya Prosper High School erisangibwa e Busikiiri mu Divizioni y’e Gombe kubigambibwa nti yakabasanya omwana ow’emyaka 13 okumala enaku 3 nga yasooka kumuwamba namusibira mu kisulo ky’abalenzi nga 20-April-2020.