Poliisi eyogedde ku bubbi obwaliwo e Masaka

Poliisi eri mukukola okunoonyereza ku bubbi obwaliwo nga 1-July-2018 ku Moses K Hardware e Masaka. Mububbi buno omusirikale wa UPDF reserve force Moses Musinguzi yattibwa n’emmunud ye eyali amasasi 30 nebibbwa wamu n’okulumya Shafique Kiggundu naye n’afa nga yakatuusibwa mu ddwaliro lya Masaka Referral Hospital.

Kigambibwa nti ensimbi eziwerera ddala UGX. 435,705,500/=  era nga Poliisi mukunoonyereza ku bifaananyi bya CCTV Poliisi yasobodde okuzuula Wakube James ono nga yeyita Imran ng’amutuuze w’e Busega mu Rubaga. Abamu kubenyigira mu bubbi buno bakwatibwa okuli Tweheyo Julius ne Kankaka Gerevazio amanyiddwanga Kojja nga bakwatibwa kuva Ntungamo.

Tweheyo yasangibwa n’obukadde ana (40,000,000) wamu n’emotoka ekika kya Premio esuubirwa okuba nga yagigula kuzimu ku ssente ezo. Abalala okuli Wakube James aka Imran, ne Kayemba nga erinnya ery’okubiri terinamanyibwa Poliisi ekyabanoonya.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Dj Jet B olwaleero agenda kugubakuba paka ku makya! Omuziki oguliko bwegunayitirira mujja kuyita bute!

Dj Jet B olwaleero agenda kugubakuba paka ku makya! Omuziki oguliko bwegunayitirira mujja kuyita bute! ...

0 0 instagram icon
Sipiika Anitah Among yeyamye akawumbi kalamba kagenda okuwaayo mu misinde gya Cancer Run 2024.

Sipiika Anitah Among yeyamye akawumbi kalamba kagenda okuwaayo mu misinde gya Cancer Run 2024. ...

12 0 instagram icon
#FreeStyleFriday 🔥🔥🤟 Tukukubira omuziki ggwe nozina 97.3 #RadioSimba Mugiriko Mugiteereddeko Wa ? #SuremanSsegawa Atandise Til 4pm
#suremanssegawa

#FreeStyleFriday 🔥🔥🤟 Tukukubira omuziki ggwe nozina 97.3 #RadioSimba Mugiriko Mugiteereddeko Wa ? #SuremanSsegawa Atandise Til 4pm
#suremanssegawa
...

3 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine yakyaliddeko ku Mubaka wa Kawempe North Hon. Ssegirinya Muhammad FANS PAGE aka Mr. Updates mu ddwaliro lya IHK e Nairobi mu Kenya. Omubaka akubye ku matu era essaawa yonna wakusiibulwa adde okwaboobwe.

NB: Omubaka atukirizza okukozesa ekifaananyi kino.

6 0 instagram icon