Abantu abasoba mu 50 bakwatiddwa
Uganda Police Force mu kiro ekikeesezza olwaleero okuva mu bbaala ya Garage Bar esangibwa mu Ntinda Kigowa oluvannyuma lwokutemezebwako.
Bano kati bakuumirwa ku Poliisi ez’enjawulo nga balindirira kusimbibwa mu Kkooti okubuulirwa engasi gyebalina okusasula.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.