POLIISI EKUTTE ABANTU ABASOBA MU 50 MU BBAALA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Abantu abasoba mu 50 bakwatiddwa Uganda Police Force mu kiro ekikeesezza olwaleero okuva mu bbaala ya Garage Bar esangibwa mu Ntinda Kigowa oluvannyuma lwokutemezebwako.
Bano kati bakuumirwa ku Poliisi ez’enjawulo nga balindirira kusimbibwa mu Kkooti okubuulirwa engasi gyebalina okusasula.
Share.

Leave A Reply